(intro)
Bad Boy
Vally Music
Record Elah Butida
(verse)
Enkyukakyuka bwetuuka ndi wakutekena
Nga abatukenula tubakenula bakenena
Emyooyo gyebazaaya ng’olwo giruluma
Girina obusungu bungi togitambaala giruma
Gisitukidde mu manyi g’abantu
Tulina ekibuli tuli kari, kari
Ne bwemunatutiisatiisa
Kuluno nebwemutuma ba askari
(verse)
Kanywani butida
Reka nkutebeze ekiri okwe oweitu omuka, yes
Abantu abeitu omuka
Ekikubatinisa akutegyeka tiwe yasingire
Akaruru kakahwa
Obusheija butyo bwarangirira owasingirwe
Ahakuba owasingirwe
Tayagala bya mugamba gundi wumula
(chorus)
Kati tulumbe, tulumbe
Tulumbe, kyekyo tulumbe
Tosonge, tusonge
Tosonge, kyekyo tusonge
Hati tulumbe
Tulumbe
Tulumbe lumbe lu
Mwije tusonge
Tusonge
Tusonge songe ya
(verse)
Enkokola ze mutukonkona tuzikooye
Ne federation kawani
Abantu mubakozesa olumala nemubazira
Tebalya bali kitalya abamu bali Luzira
Bangi ne mikwano gyange bali ma komera
Sipapa mwamugamba tapapa nemumumira
Mulimba mukozesa nyo elyaanyi
Twabaagala nemutumala amaanyi
Kuva dda mutumalamu amaanyi
Kambyogere kankozese ku twaanyi
(verse)
Nimubeiha mutworekire amaani
Tukabetsiga mwatumara amaani
Reka mbigambe nkinemu amaani
For God and my country turned to …
For God and my stomach
Abalwadde kumbalaza z’amalwaliro tebabaluma
Aaaaaah batuluma
Ebinya ku Salaama road mu kibuga tobilaba
Eeeeeh …
Guno omusolo gwe babadyeka dyeka tegubaluma
Eeeeh, nagwo gutuluma
Ebintu byebabakola kola eyo …
(chorus)
Hati tulumbe
Tulumbe
Tulumbe lumbe lu
Mwije tusonge
Tusonge
Tusonge songe ya
Kati tulumbe, tulumbe
Tulumbe, kyekyo tulumbe
Tosonge, tusonge
Tosonge, kyekyo tusonge