MoLyrics

Home » Lyrics » Nandor Love – Mutima Lyrics

Nandor Love – Mutima Lyrics

Synchronized lyrics for Mutima byNandor Love

Lyrics Tracklist Comments About

(intro)

Geneè Geneè
Mash up dem uh lah dem dede
Nandor Love
Geneè

(verse)

Okimanyi baagala alina abaana baagala alina, eh eeh
Baagala bali ba guy ab’amakalina ah
Kyokka gwe olulunkana mutima olulunkana ah
Kati laba, onsudde mu mukwano ogutalinaamu makulu yadde
Lwaki obaleka ne bandeega
Abo abaana ne bancunga
Mutima gwange ki tonyamba
Oooh

(chorus)

Ah naye mutima wanyiwa
Mutima gwange wanjiwa
Nsonyiwa naye nga wanyiwa
Mutima gwange wantama
Lwaki tokola bikkwatako
Olina kutambuza musaayi
Ate gwe ononooza bya mukwano
Oyagala kunjiwa musaayi

(verse)

This man
He says he wanna caress my body
This very man
He wanna do me dirty, aah ah
Lwaki ondeka ne nsiriwala
Lwaki ontuma nze ne mpunga
Lwaki ondaba nga ntomera
Notanyega notambuusa
N’otandika okumbalagala
Mutima gwange kenyini gwe yantuma okugwa
Mu mukwano ogw’ekikwangala, noo!

(chorus)

Ah naye mutima wanyiwa
Mutima gwange wanjiwa
Nsonyiwa naye nga wanyiwa
Mutima gwange wantama
Lwaki tokola bikkwatako
Olina kutambuza musaayi
Ate gwe ononooza bya mukwano!
Oyagala kunjiwa musaayi

(verse)

Okimanyi baagala alina abaana baagala alina, eh eeh
Baagala bali ba guy ab’amakalina ah
This man
He says he wanna caress my body
This very man
He wanna do me dirty, aah ah
Lwaki ondeka ne nsiriwala
Lwaki ontuma nze ne mpunga
Lwaki ondaba nga ntomera
Oooh!

(chorus)

Ah naye mutima wanyiwa
Mutima gwange wanjiwa
Nsonyiwa naye nga wanyiwa
Mutima gwange wantama
Lwaki tokola bikkwatako
Olina kutambuza musaayi
Ate gwe ononooza bya mukwano!
Oyagala kunjiwa musaayi

(outro)

RedZone
Lwaki ondeka ne nsiriwala
Mutima gwange ki tonyamba
Oooh!

Share “Mutima” lyrics

Genres

About “Mutima

“Mutima” is a song written and performed by Ugandan singer Nandor Love. The song was produced by Geneè and released on May 24, 2024 through RedZone Government.

“Mutima” by Nandor Love explores the theme of heartache and betrayal, where she personifies her heart as the source of her suffering. She laments that her heart, whose primary function should be to pump blood, betrays her by falling in love and leading her into heartbreak. The song captures the emotional struggle and plea for her heart to fulfill its intended purpose without causing pain.

Release Date: May 24, 2024
Writer(s): Nandor Love
Copyright @ RedZone Government
Producer(s): Geneè

Q&A

Enable Notifications OK No thanks