(intro)
Nze maanyi nti obulamu bwange buyimiridde ku gweNkulaba mu bingi abalala byebatalaba oohBuli kimu, kiba tekingasa bwoba nga t'oli nangeKati nno njagala kukaabaNga nkaaba naawe nga nsanyuka naaweNze maanyi … buyimiridde ku gwe
(verse)
Essanyu lyangeObulamu bwangeOmutima gwange n'essubiByonna mu gweAmagezi gangeByonna byenkolaEra binkola lwakuba era gweAndya obwongoKati laba nze Prosper sirina tabbuNze love ye ntawanyaGwe muntu omutuufu kwensibidde nze, eeh
(chorus)
Nze maanyi nti obulamu bwange buyimiridde ku gweNkulaba mu bingi abalala byebatalaba oohBuli kimu, kiba tekingasa bwoba nga t'oli nangeKati nno njagala kukaabaNga nkaaba naawe nga nsanyuka naaweOooh uuh ooh mukwanoNjagala kukaaba nga nkaba naawe, naawe …
Nkwenyumiriza mu nyo oh oohMu maaso gangeTeri mulala omulungi ansanyusa kusinga gwe mmh mhOmusana gwake omungiEnkuba kibuyagaEnnaku n'obwavu teri kirinzinja ku gwe, eeh
(outro)
Nze maanyi nti obulamu bwange buyimiridde ku gwe (buyimiridde ku gwe bambi)Nkulaba mu bingi abalala byebatalaba ooh (ooh oooh oooh oh)Nkulaba mu bingi, gwe oli wange, gwe oli wangeNkulaba mu bingi, oli wange darliNkulaba mu bingi, gwe oli wange, gwe oli wangeNkulaba mu bingi, oli wange darliNjagala kukaaba nga nkaba naawe, naawe
Copyright @ An-known Prosper