(Intro)
Omwenge (Ava @ Peace beibe)Omwenge (T to the N to the S)Guno omwenge (Ddamu ogimpe ddamu ogimpe)Big Davie Logic (Recho Rey, that's how we do it brrrrh)
(Verse)
Zinno zenafunye ne kapa tezibuusa (sente)Waiter guleete oludewo okutuuka (guleete)Laba atte olessemu eby'okunywa ebinyooka (brrrrh)Bagaga kwagalana abaavu kweloga (kulanama)Bwotandaga money nze love tenoga (yeah)Wakandaba mbu oyagala kukebera (mmh)Gwogulideyo kamu naye omukeberaStyle ntamivu eno tewaba nakubala (yeah)Abaana batamide omwenge bayoya mulala (he!)Bambi tonfuna bubi nze tonfuna bulala (yeah)Wamma Ava Peace bino bibe bya lulala
(Chorus)
Nze nafunye vibe ndi mu mwengeNdi mu mwengeAbankubira kati ndi mu mwengeNdi mu mwengeKale omwengeOndetera nze n'eddembeTaata yaŋŋamba omwengeGwe gwawassa nyo abesengeKale omwengeOndetera nze n'eddembeTaata yaŋŋamba omwengeGwe gwawassa nyo abesenge
Situka koona omubali (te-te)Ekyaana era gwe kifune (te-te)Oba ogunya gwe kutumye (te-te)Oba ogukooye wa nekubali (omwenge)Kudigida eno tewali nakwekoza (tewali nakwekoza)Nze tonyuma biboozi bya stress nze byantama, eeh byantama, eeh!
Bichamula binyuma obulamu bwadala (bwadala)Style ntamivu eno tewaba nakubala (nakubala)Situka koona omubali (te-te)Ekyaana era gwe kifune (te-te)Oba ogunya gwe kutumye (te-te)Oba ogukooye wa nekubali (omwenge)Funamu gagaziwaBasumulula batya eyo TequilaKanno kentamiddemu kati njagala kuzinaNe stress z'abasajja zija kuwona (sabula)
Nze nafunye vibe ndi mu mwengeNdi mu mwengeAbankubira kati ndi mu mwengeNdi mu mwengeKale omwengeOndetera nze n'eddembeTaata yaŋŋamba omwengeGwe gwawassa nyo abesengeKale omwengeOndetera nze n'eddembeTaata yaŋŋamba omwengeGwe gwawassa nyo abesenge (Kuku Kuku Kuki Pan)
Copyright @ TNS