(Intro)
Wewawo (Ava Peace beibe)Ndayira ŋŋamba wewawo (T to the N to the S)WewawoNdayira ŋŋamba wewawo
(Hook)
By the way by the wayWalahi ndayira yegwe taanoBy the way by the wayLwesikulabye nfuna hiccup
(Verse)
Nze bano abaana nabagambaLove yo emenya minzaaniTebabiyita bya katembaOkukwagala yenze aniEgaali kangiwenduleOba ntumye ne wembule gweMukwano gumbunyebunyeLove yo ensuza ntamidde
(Chorus)
Buli lwenkulaba ndayira ŋŋamba wewawoTokyusamu gyetulaga ndaba nga wewawoMpomerwa omukwano gwofumba, wewawoOli mukugu oli kakensa, wewawoAah ne maama ya ŋŋamba, wewawoWano wenkutte alabira ddala wewawo
Eh, lwaki tonteeka munda yoOmutima guteke awo munda yoLwaki tontwaala munfo zoNze njagala kuba naawe munfo zoLove gyolina bulwaddeNze nakulwaala nga kilwaddeLumu olinsanga nziyiddeNg'omukwano gunkubye ntamiddeOgenda nononozaBuli wemba nononozaNze ŋŋenda nno nendowoozaBakunoga ku kimuli kya rooza
Love gyolina bulwaddeNze nakulwaala nga kilwaddeLumu olinsanga nziyiddeNg'omukwano gunkubye ntamiddeBayaaye kambawenduleOba ntumye ne wembule gweMukwano gumbunyebunyeLove yo ensuza ntamidde
(Outro)
Wewawo (Big Davie Logic to the world)WewawoWewawoWewawo (Gun Shot)
Copyright @ TNS