(Intro)
Nkusaba Whiskey ogula beer (Ava Peace baby)Njagala Whiskey ogula beer (TNS)Range Rover otumya UberLwaki otumya Uber
(Verse 1)
Njagala nziga otunula angaziKoopa ku sugar daddy we GazaAtalina dollar tonyumya senseNze nzijaako amaalo ga busMbuuza oli ku ki?Gwe atanyumya sente oli ku ki? (Osaaga)Vva gyooli naaweNze bwotazimpa aga mokoti
(Hook)
Leeta sente vva mu bibooziGwe tta amajja vva mu becauseGwe manya obwavu kabbiroAtalina sente tafumita lindaazi
Twagala senteTeri kirala twagala sente (Wamma abakazi twagala ki?)Twagala senteTeri kirala twagala senteTwagala senteTeri kirala twagala sente (Wamma abakazi twagala ki?)Twagala senteTeri kirala twagala sente
(Verse 2)
Show me majja, I show you body bodyNtumye ne byenjagala baleete katiGimme benz gimme dis gimme datNdaga ku manyi tewepika babyAtagaba simuwaAtampade simanyi oba ayagalaAtagaba simuwaEla simuwaEla simanyi oba ayagala
(Chorus)
Nkusaba Whiskey ogula beerNjagala Whiskey ogula beerRange Rover otumya UberLwaki otumya Uber (Gyensubula love baseera)
(Verse 3)
Nakupenda baby wanguNze ekyo nkyatula mulwatuNaye n'esente ezo zijje manguSente leeta manguNakupenda baby wanguNkyatula mulwatuNzijja mu bwavuBaby
Nkusaba Whiskey ogula beerNjagala Whiskey ogula beerRange Rover otumya UberLwaki otumya Uber
Copyright @ TNS