(intro)
Oyo SeanZinc musicA story teller aahBrian BeatsDem call me Biswanka, era iih yeah
(verse)
Ndagukunda cyaneKimanye nti omukwano baby gwe nina gyoli ngulina mu excessEra nga gunfudde na restless, uuhBuli lunaku ngusabiraOmukwano gwaffe guwangaale ng'ogwa KatondaGwalina eri abantu be ab'ensi enoOli omu wekka, wekka dearEra yeah, yegwe wekkaWekka dear, ambudabuda okukamala
(chorus)
Wonjagalira wendi, wendiOmukwano gwo gumalaKansubire wooli, kuba wendiOmukwano gwo gumalaNange wendi iih wendiOmukwano gwo gumalaKansubire wooli, kuba wendiOmukwano gwo gumala
Kimuli kyange, bwe nkuluwoozakoNebwebubeera misana oba nga kiroEnnaku ogimalako, uuuhKabuuti yangeEmbugumyakoMu budde bw'empewo nga ntintimaGyenebikakoOtulo netujjaBe my man, I will be your womanBaleete etooke nfumbe nyigeI will take care of youI'm a marriage material
(outro)
Ndagukunda cyaneKimanye nti omukwano baby gwenina gyoli ngulina mu excessEra nga gunfudde na restless, uuhBuli lunaku ngusabiraOmukwano gwaffe guwangaale ng'ogwa KatondaGwalina eri abantu be ab'ensi eno
Copyright @ Biswanka