(intro)
Oooooh yeahIye iye (Brian Beats)
(verse)
Wabeerawo akaseeraNowulira ng'okooyeNg'embeera ekuyinzeNolaba nga ensi ekomyeNga buli lwosirikaEnsi olaba nga agirimu obwomuNebwewekyusaOsigala ng'ali ku kisengeNaabo bonyumizaBakudako eyo nebakusekerera, haOlwo nenzijukiraMukama yegwe atandekuliraKu mavivi nze nenzikakanaByona nembikwasa gwe eyategekaByona obilaba
(chorus)
Nsigaza gweGwe suubi lyange (suubi suubi)Ndirina mugweMunange oli omu bwoti antegeera bambiNsigaza gweGwe suubi lyange (suubi suubi)Ndirina mugweGwe Mukama
Buli lukya nkeeraNze eraNentwalayo akabangaNensaba gwe eraOntemereyo oluwendaEno ensi gyewawundaWagiwunda ngazi, naye oluusi efundaBannafe bewagambaOkutwaagala nga bwebeyagala bo bekyusaOgamba ndiga kumbe misegeMu maliba gaazo oohOmutuufu aliwa bibuzabuzaMpulira ntidde nyo
(bridge)
Ogenda noyita mu mbeeraNga buli omu akwesambaNewabawo akaseera nga negwoyita tayitabaNaye ye aberawoAberawoAberawo ooooh, heeeh
(outro)
Yegwe anyambaYegwe Yesu atankoowaNze nina gweOoh Yesu nina gwe
Copyright @ 2024 Chosen Becky