(Verse 1)
Nga asakata ono omwana nga asakataKuba asakata kyokka teyesapata ono omwanaNga asakata ono omwana nga asakataNga asakata kyokka teyesapataBw'omulaba akugamba yayise mu kituliYakoowa eby'emirembe ayagala bya kibbuliOno yeebaka misana essaawa azuukuka ku kkumiAgende alabise akomewo enkya ku kkumi (kuba, ah)Abe Gaza mmwe kiri kitya?Abaagenda mu kibira baabulira wa? (kuba)Oba emisota bambi gyabalya?Oba baasanga empologoma nebakita? (kuba)
(Chorus)
Who dat gal, who dat gal?Prima omugagga akuyitaWho dat gal, who dat gal?Prima omugagga akuyiseAni asomba wano ani asomba?Kati ssaawa ya kusomba teri agaanaAni awamba wano ani awamba?Wano kuba kulabisa teri anoomaAni abomba wano ani abomba?Kati ssaawa ya kusomba teri agaanaAni anooma wano ani anooma?Wano kuba kulabisa teri anooma
(Verse 2)
Musumba agambye buli ali wano koowoola (TNS)Kuba eno essaawa ya kubuna mu busondaAbanoonya bu sure obwekwese mu drawerBwebubula munoonye wansi w'ekitanda (kuba, ah)Abe Gaza mmwe kiri kitya?Abaagenda mu kibira baabulira wa? (kuba)Oba emisota bambi gyabalya?Oba baasanga empologoma nebakita? (kuba)Eno hit MotigbanaBagizina nga Bread and Butter (kuba)
(Verse 3)
Adigida omuziki maama, bw'anyenyaEz'ekibiina oleeta ng'atwalaAlina akaface maamaBw'omulaba ono yamira pin maama yataamaNga asakata ono omwana nga asakataKuba asakata kyokka teyesapata ono omwanaNga asakata ono omwana nga asakataNga asakata kyokka teyesapata
(Hook)
Ani asomba wano ani asomba?Kati ssaawa ya kusomba teri agaanaAni awamba wano ani awamba?Wano kuba kulabisa teri anoomaAni abomba wano ani abomba?Kati ssaawa ya kusomba teri agaanaAni anooma wano ani anooma?Wano kuba kulabisa teri anooma
(Outro)
Ava @ Peace babe, uhRecho Rey's why we do we brrrt
Copyright @ TNS