(intro)
BabeMmmhRonnie RayziePull it, Pull it, Pull it, Pull it
(verse)
Babe, nkunoonya bw’ombulaMonday to Sunday gwe andi ku mutima ahKagiiko mu chai tabulaThe one and only babe omulungi kabonaNze nnimiro mukwano kabalaWatuula ku mutima ah, babeWatuula ku mutima ah
(chorus)
Yegwe, gwe nalondayo mu bangiGwe omulungi atafakinga langiSketch y’abalungi, y’onoMu bangi yegweGwe nalondayo mu bangiGwe omulungi atafakinga langiSketch y’abalungi, y’ono
Leka nkumette love bali batuviireKuba munda mutima gwange baby gwe gwensiimyeAbalala mbamaze ebyange kambiwe gwe, babeNze gw’olaba nkuyagala kufaEra ndiba wuwo baby muyimbi na guitarLove ne care eno ewange bye nsuzaOkuyomba ke kabbiro ate nga bwe kibaMpola love ndisasula rukundoAte amagoba guliba mukwanoTowuliriza bye bakugambaNsonga za mutima love togitunda
Kubanga yegweGwe nalondayo mu bangiGwe omulungi atafakinga langiSketch y’abalungi, y’onoMu bangi yegweGwe nalondayo mu bangiGwe omulungi atafakinga langiSketch y’abalungi, y’ono
Nze nimiro mukwano kabalaWatuula ku mutima ah, babeWatuula ku mutima ahNze gw’olaba nkuyagala kufaEra ndiba wuwo baby muyimbi na guitarLove ne care eno ewange bye nsuzaOkuyomba ke kabbiro ate nga bwe kibaMpola love ndisasula rukundoAte amagoba guliba mukwanoTowuliriza bye bakugambaNsonga za mutima love togitunda
(outro)
Yeggwe, gwe nalondayo mu bangiGwe omulungi atafakinga langiSketch y’abalungi, y’onoMu bangi yegweMu bangi yegwe
Copyright @ Ronnie Rayzie