(intro)
Shena-na (Shena Skies yeah)Shena-na (ah yeah)Shena-na Shena-na Shena-na Shena-na
(verse)
Oli muntu mulamu ebitasangikaOli wabeeyi bwenkwoza njula butakwanikaEkigambo kyo tekisangukaOli wa mazima nnyo buli omu akwesigaBaby you're the oneYou're the oneTeri yo guy alikuvuganyaTeba akubaganya, onvulubanyaOnyiridde nyo onyuma kulya
(chorus)
Nga ndagawa nga ndagawaNga nva kugwe nga ndagawaOnjagala ompagiraAte era ondaga amazimaNga ndagawa nga ndagawaNga nze nva kugwe nga ndagawaOnjagala ompagiraAte era ondaga amazima
Bimpa omukutto byetulinaGwe nebwoba mu towel onyimiraTussa kimu tuyambaganaToli kiwulira nti tuyombaganaKati bagelinde amasalaSiriteeka maaso ewalalaBaby kati nyumisa KampalaTonight make me mama you're papa
Everywhere you'reGwe manya nkuteramu eduwaWhy would I leave youWhy would I goOmpomera lunnoAbalala sibalawoMutima gwaakusiimaNze nkufako
(hook)
Baby you're the oneYou're the oneTeri yo guy alinsigulaTeba akubaganya, onvulubanyaOnyiridde nyo onyuma kulya
(Outro)
Kati bagelinde amasalaSiriteeka maaso ewalalaBaby kati nyumisa KampalaTonight make me mama you're papaNga ndagawa nga ndagawaNga ndagawa nga ndagawa
Copyright @ Jungle and Company