(Intro)
Pawaz EntertainmentGwagaanaGrey TownGwagaana
(Verse)
Muntu wange bw’oba olumwaNange eno mba nnumwaBy’oyitamu eyo binkosaGwe bw’okaaba nze eno gajjulaOmukwano gwo gwe gummala amaanyiAte era gunzizaamu amaanyiBuli lwentunula ku kifaananyiNebwemba nafuwa nziramu amaanyiBuli lw’obulawo mbeera mugonvuN’obulamu buba bumpi ssi buwanvuYeggwe antukuza okukira ku kyovuGwe ba omuhusband mbe omuwife
(Chorus)
Manya nditambula naawe nga sitiddeOli mu mutima munda mw’otuddeKuba nkimanyi bangi baby b’osuddeBali mu maziga bateredde ntendeOmanyi omutima gwagaanaGwagoba abalala gwagaanaOmutima gwagaanaGwagoba abalala gwagaana
Ndikwesibako ppaka ku lunaku lw’embagaObasinza omukwano obasinza n’esswaggaTuliba butoola nga luggi na ppataBali tubatebuke abo tebatufataEbitaala byantaddeYeggwe Katonda gw’ampaddeNkusaba ne lw’olwaddeMbe omusawo wo bw’oba ng’okyagaddeKuba nkumanyiDdala baby nkumanyiEbikunyiga n’ebisanyusa mbimanyiKuba nkumanyiDdala baby nkumanyiEbikunyiga n’ebisanyusa mbimanyi
Copyright @ Pawaz Entertainment