MoLyrics

Home » Lyrics » Acidic Vokoz – Njagala Gwe Lyrics
Acidic Vokoz - Njagala Gwe

Acidic Vokoz – Njagala Gwe Lyrics

Synchronized lyrics for Njagala Gwe byAcidic Vokoz

Lyrics Tracklist Comments About

Njagala Gwe

Acidic Vokoz

(intro)

One Blessing
Da lyrical boy, Acidic Vokoz

(verse)

Bwenjagala njagala
Walahi simayi kulimba
Ndayira muga Katonda
Nabangezaako bakugamba, ih yeah
Nze kenkufunye lekka netone
Baby lekka netone
Era mwena abanimba mwebale
Ndi mu love finally

(pre-chorus)

Baby bali bantawanya nga
Kale banumya
Nembawa buli kimu bakigaana, aah ah
Ooh no

(chorus)

Nze kale abalala bantama belaga bantama baby
Njagala gwe
Bali abalala bantama
Baby belaga
Just njagala gwe
Kankuwe ebyange
Otwaale (Just njagala gwe)
N’omutima nkuwadde nze
Oh baby (Just njagala gwe)

(verse)

Nze nfunye kyaapa mu manya go
Baby ndi mukwano gwo
Sigenda kuswaaza mu bazadde bo
Baby, no
Nkimanyi siri bulungi
Sirina yadde ne siringi
Naye njakufuba nga kumakya ne mu matumbi
Nkuyiyize tube bulungi
Iih yaaa!

(pre-chorus)

Baby bali bantawanya nga
Kale banumya
Nembawa buli kimu bakigaana, aah ah
Ooh no

(chorus)

Nze kale abalala bantama belaga bantama baby
Njagala gwe
Bali abalala bantama
Baby belaga
Just njagala gwe
Kankuwe ebyange
Otwaale
N’omutima nkuwadde nze, eeh
Oh baby, eh aah ah!

(verse)

Bwenjagala njagala
Walahi simayi kulimba
Ndayira muga Katonda
Nabangezaako bakugamba, ih yeah
Nze kenkufunye lekka netone
Baby lekka netone
Era mwena abanimba mwebale
Ndi mu love finally

(pre-chorus)

Baby bali bantawanya nga
Kale banumya
Nembawa buli kimu bakigaana, aah ah
Ooh no

(chorus)

Nze kale abalala bantama belaga bantama baby
Njagala gwe
Bali abalala bantama
Baby belaga
Just njagala gwe
Kankuwe ebyange
Otwaale (Just njagala gwe)
N’omutima nkuwadde nze, eeh
Oh baby (Just njagala gwe)

(outro)

Njaga njaga njagala gwe
(Just njagala gwe)
Acidic Vokoz, Da lyrical boy
Aah, Ivo Bwongo, uueeh!

Share “Njagala Gwe” lyrics

Genres

About “Njagala Gwe

“Njagala Gwe” is a song by Ugandan singer Acidic Vokoz. The song was written by Acidic Vokoz, produced by One Blessing and Ivo Bwongo. “Njagala Gwe” was released on June 12, 2024 through Mama Baba Ent. LTD.

Release Date: June 12, 2024
Writer(s): Acidic Vokoz
Copyright @ Mama Baba Ent. LTD
Producer(s): One Blessing, Ivo Bwongo

Q&A

Enable Notifications OK No thanks