(intro)
Oouu oouuA story teller aahDem call me Biswanka, era iih yeah
(verse)
Ndagukunda cyane, uhKimanye nti omukwano baby gwe nina gyoliNgulina mu excessEra nga gunfudde na restless, uuhBuli lunaku ngusabiraOmukwano gwaffe guwangaale ng'ogwa KatondaGwalina eri abantu be ab'ensi enoOli omu wekka, wekka, uhEra yeah, yegwe wekkaWekka dear, ambudabuda okukamala
(chorus)
Wonjagalira wendi iih wendiOmukwano gwo gumalaKansubire wooli, kuba wendiOmukwano gwo gumalaBambi wendi iih wendiOmukwano gwo gumalaKansubire wooli, kuba wendiOmukwano gwo gumala
Kimuli kyangeNkuluwoozakoNebwebubeera misana oba nga kiroEnnaku ogimalako, uhKabuuti yangeEmbugumyakoMu budde bw'empewo nga ntintimaGyenebikakoOtulo netujjaBe my womanI will be your manI will take care of youYou're marriage material
Ndagukunda cyane, eeh ehKimanye nti omukwano baby gwenina gyoliNgulina mu excessEra nga gunfudde na restless, yeah ih ehBuli lunaku ngusabiraOmukwano gwaffe guwangaale ng'ogwa KatondaGwalina eri abantu be ab'ensi enoOli omu wekka, wekka, uhEra yeah, yegwe wekkaWekka dear (Shidy Beats, Mr. Beats on the beat)
(outro)
Mmmh, anytime I will thereMh, whenever you wanting meNdi wakubeerawo, Biswanka
Copyright @ Biswanka