(intro)
Oouu oouu
A story teller aah
Dem call me Biswanka, era iih yeah
(verse)
Ndagukunda cyane, uh
Kimanye nti omukwano baby gwe nina gyoli
Ngulina mu excess
Era nga gunfudde na restless, uuh
Buli lunaku ngusabira
Omukwano gwaffe guwangaale ng’ogwa Katonda
Gwalina eri abantu be ab’ensi eno
Oli omu wekka, wekka, uh
Era yeah, yegwe wekka
Wekka dear, ambudabuda okukamala
(chorus)
Wonjagalira wendi iih wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala
Bambi wendi iih wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala
(verse)
Kimuli kyange
Nkuluwoozako
Nebwebubeera misana oba nga kiro
Ennaku ogimalako, uh
Kabuuti yange
Embugumyako
Mu budde bw’empewo nga ntintima
Gyenebikako
Otulo netujja
Be my woman
I will be your man
I will take care of you
You’re marriage material
(chorus)
Wonjagalira wendi iih wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala
Bambi wendi iih wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala
(verse)
Ndagukunda cyane, eeh eh
Kimanye nti omukwano baby gwenina gyoli
Ngulina mu excess
Era nga gunfudde na restless, yeah ih eh
Buli lunaku ngusabira
Omukwano gwaffe guwangaale ng’ogwa Katonda
Gwalina eri abantu be ab’ensi eno
Oli omu wekka, wekka, uh
Era yeah, yegwe wekka
Wekka dear (Shidy Beats, Mr. Beats on the beat)
(chorus)
Wonjagalira wendi iih wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala
Bambi wendi iih wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala
(outro)
Mmmh, anytime I will there
Mh, whenever you wanting me
Ndi wakubeerawo, Biswanka