(intro)
AaahhAaahhAah (Big Davie Logic to the World)
(verse)
Buno obubaka obuva eno to you JaliaMummy agamba omuberedewo akulaba nga malaikaAgamba tayinzaTasobola kukyerabiraNti Mathew abadde musaale kulaba nga asanyukaYeebuuza kirabo kyaaba akuwaOkukakasa nti osimibwaKuba ssente mbu tezikumalaNo no no tezikumala
(chorus)
Ja-Ja JaliaKumutima kwewasigibwaTosanguka tofadingaNemubitabo wawandikwa iih yeahJa-Ja JaliaKumutima kwewasigibwaTosanguka tofadingaNe mu bitabo wawandikwa (omulungi Jalia)
I know you rememberOur story nga tonaba kukikubaE' Nakulabye watoba wammaTutuuleko n'abalangiraWasooka kutika bangaloreNtulowooza okomye awo ku bangaloreKati tutwe mu kalinaEbire tubilabako ku mwanja (omulungi Jalia)Gyali Mathew wo mugambeByona byakoze yebaleAbadewo era tusimye
Buno obubaka obuva eno to you JaliaMummy agamba omuberedewo akulaba nga malaikaI know you rememberOur story nga tonaba kukikubaE' Nakulabye watoba wammaTutuuleko n'abalangiraYeebuuza kirabo kyaaba akuwaOkukakasa nti osimibwaKuba ssente mbu tezikumalaNo no no tezikumala
JaliaKumutima kwewasigibwaTosanguka tofadingaNemubitabo wawandikwa iih yeahJa-Ja Jalia (Jalia)Kumutima kwewasigibwa (aaaah yeah)Tosanguka tofadingaNe mu bitabo wawandikwa