MoLyrics

Home » Lyrics » Bruno K – Jalia Lyrics

Bruno K – Jalia Lyrics

Synchronized lyrics for Jalia byBruno K

Lyrics Tracklist Comments About

(intro)

Aaahh
Aaahh
Aah (Big Davie Logic to the World)

(verse)

Buno obubaka obuva eno to you Jalia
Mummy agamba omuberedewo akulaba nga malaika
Agamba tayinza
Tasobola kukyerabira
Nti Mathew abadde musaale kulaba nga asanyuka
Yeebuuza kirabo kyaaba akuwa
Okukakasa nti osimibwa
Kuba ssente mbu tezikumala
No no no tezikumala

(chorus)

Ja-Ja Jalia
Kumutima kwewasigibwa
Tosanguka tofadinga
Nemubitabo wawandikwa iih yeah
Ja-Ja Jalia
Kumutima kwewasigibwa
Tosanguka tofadinga
Ne mu bitabo wawandikwa (omulungi Jalia)

(verse)

I know you remember
Our story nga tonaba kukikuba
E’ Nakulabye watoba wamma
Tutuuleko n’abalangira
Wasooka kutika bangalore
Ntulowooza okomye awo ku bangalore
Kati tutwe mu kalina
Ebire tubilabako ku mwanja (omulungi Jalia)
Gyali Mathew wo mugambe
Byona byakoze yebale
Abadewo era tusimye

(chorus)

Ja-Ja Jalia
Kumutima kwewasigibwa
Tosanguka tofadinga
Nemubitabo wawandikwa iih yeah
Ja-Ja Jalia
Kumutima kwewasigibwa
Tosanguka tofadinga
Ne mu bitabo wawandikwa (omulungi Jalia)

(verse)

Buno obubaka obuva eno to you Jalia
Mummy agamba omuberedewo akulaba nga malaika
I know you remember
Our story nga tonaba kukikuba
E’ Nakulabye watoba wamma
Tutuuleko n’abalangira
Yeebuuza kirabo kyaaba akuwa
Okukakasa nti osimibwa
Kuba ssente mbu tezikumala
No no no tezikumala

(chorus)

Jalia
Kumutima kwewasigibwa
Tosanguka tofadinga
Nemubitabo wawandikwa iih yeah
Ja-Ja Jalia (Jalia)
Kumutima kwewasigibwa (aaaah yeah)
Tosanguka tofadinga
Ne mu bitabo wawandikwa

Share “Jalia” lyrics

Genres

About “Jalia

“Jalia” is a song by Ugandan singer Bruno K. The song was written by Tazzy, produced by Big Davie Logic, and released on June 6, 2024.

What Bruno K said about the song; “This song is a heartfelt dedication to Jalia Walda from her mother and brother, Ata. It’s a tribute to her incredible efforts and dedication to the family. Thank you, Jalia, for all that you do”.

Release Date: June 6, 2024
Writer(s): Tazzy
Producer(s): Big Davie Logic

Q&A

Enable Notifications OK No thanks