(hook)
Janja janja njalilaTogazina nga tomanyi ku fumita (Carol Sky)Mba mba, kati munampuliraAmanyi ofumita gwetugulira
(verse)
Wayiga omunyigoWayiga omunyigo kaleEbyonkwatako byakuyisa ne ba kasiruWakuma omuliroWakuma omuliro babySibya kusudiya onkubya masanyalazeOntabula nga kitamiizaOnjogeza nga atalowoozaOntabuza sukari mu majaaniN'ompoza nga atayokyangaOli mpologoma Mwana gwe oli mpologomaTondya tondya lwadde nga oli mpologomaOli mpologoma Mwana gwe oli mpologomaTondya tondya lwadde nga oli mpologoma
(chorus)
Fumita (mpere mpere ku mpere)Fumita (omenyeke mu kidandali)Baby sabula (mpere mpere ku mpere)Kati fumita (omenyeke mu kidandali)FumitaFumitaBaby sabulaKati fumita (omenyeke mu kidandali)
Janja janja njalilaTogazina nga tomanyi ku fumitaMba mba, kati munampuliraAmanyi ofumita gwetugulira
Kati fumitaFfe tuliko masindike tetunywa mafuta, heyKidongo kifumita mutimaFfe tukama ente zetutawa na bikutaVibe ya ku fumita tuvaako busamuka tusala nga girita, ehEno mbakubye ya ku talikaEsiiwa nga omunyo omuyiwemu salikaFumitira ddala fumita eri wansiFumita beebuuze eryo effumu lyaniFumita ddala eby'ensi byansiGifumita obayitabe bagambe wangi
Wayiga omunyigoWayiga omunyigo kaleEbyonkwatako byakuyisa ne ba kasiruWakuma omuliroWakuma omuliro babySibya kusudiya onkubya masanyalaze, heyOntabula nga kitamiizaOnjogeza nga atalowoozaOntabuza sukari mu majaani, uhN'ompoza nga atayokyangakati fumitaFfe tuliko masindike tetunywa mafuta, heyKidongo kifumita mutimaFfe tukama ente zetutawa na bikuta
Fumita (mpere mpere ku mpere)Fumita (omenyeke mu kidandali)Baby sabula (mpere mpere ku mpere)Kati fumita (omenyeke mu kidandali)Fumita (Herbert Skills pon dis One)FumitaBaby sabulaKati fumita (omenyeke mu kidandali), One Blessing Made it
Copyright @ La Voice