(hook)
Janja janja njalila
Togazina nga tomanyi ku fumita (Carol Sky)
Mba mba, kati munampulira
Amanyi ofumita gwetugulira
(verse)
Wayiga omunyigo
Wayiga omunyigo kale
Ebyonkwatako byakuyisa ne ba kasiru
Wakuma omuliro
Wakuma omuliro baby
Sibya kusudiya onkubya masanyalaze
Ontabula nga kitamiiza
Onjogeza nga atalowooza
Ontabuza sukari mu majaani
N’ompoza nga atayokyanga
Oli mpologoma Mwana gwe oli mpologoma
Tondya tondya lwadde nga oli mpologoma
Oli mpologoma Mwana gwe oli mpologoma
Tondya tondya lwadde nga oli mpologoma
(chorus)
Fumita (mpere mpere ku mpere)
Fumita (omenyeke mu kidandali)
Baby sabula (mpere mpere ku mpere)
Kati fumita (omenyeke mu kidandali)
Fumita
Fumita
Baby sabula
Kati fumita (omenyeke mu kidandali)
(hook)
Janja janja njalila
Togazina nga tomanyi ku fumita
Mba mba, kati munampulira
Amanyi ofumita gwetugulira
(verse)
Kati fumita
Ffe tuliko masindike tetunywa mafuta, hey
Kidongo kifumita mutima
Ffe tukama ente zetutawa na bikuta
Vibe ya ku fumita tuvaako busamuka tusala nga girita, eh
Eno mbakubye ya ku talika
Esiiwa nga omunyo omuyiwemu salika
Fumitira ddala fumita eri wansi
Fumita beebuuze eryo effumu lyani
Fumita ddala eby’ensi byansi
Gifumita obayitabe bagambe wangi
(chorus)
Fumita (mpere mpere ku mpere)
Fumita (omenyeke mu kidandali)
Baby sabula (mpere mpere ku mpere)
Kati fumita (omenyeke mu kidandali)
Fumita
Fumita
Baby sabula
Kati fumita (omenyeke mu kidandali)
(verse)
Wayiga omunyigo
Wayiga omunyigo kale
Ebyonkwatako byakuyisa ne ba kasiru
Wakuma omuliro
Wakuma omuliro baby
Sibya kusudiya onkubya masanyalaze, hey
Ontabula nga kitamiiza
Onjogeza nga atalowooza
Ontabuza sukari mu majaani, uh
N’ompoza nga atayokyanga
kati fumita
Ffe tuliko masindike tetunywa mafuta, hey
Kidongo kifumita mutima
Ffe tukama ente zetutawa na bikuta
(chorus)
Fumita (mpere mpere ku mpere)
Fumita (omenyeke mu kidandali)
Baby sabula (mpere mpere ku mpere)
Kati fumita (omenyeke mu kidandali)
Fumita (Herbert Skills pon dis One)
Fumita
Baby sabula
Kati fumita (omenyeke mu kidandali), One Blessing Made it