(intro)
Clark
One Blessing made
(verse)
Baby yunga yunga ebiyungo
Byona bali byebamenya
Tokiriza bansinze omusango
Gata panga ebyasoba
Gira amaziga ogansangule
Ag’abankyanga okukira Dembele
Balumya mitima babi nyo bafere
Bampa ensonga nze nkwekumire, ah!
(pre-chorus)
Balumiza nze babuwe (babuwe, eeeh)
Bamanyi kimu kya mpa nkuwe (kya mpa nkuwe)
(chorus)
Eno ewange yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
Eno yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
Eno ewange yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
Eno yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
(verse)
Eeh, kino kirayiro mukwano ndi kukuuma one
Byaluberera nze sirikoowa ekyo two
Kabatekewo emiziziko kululwo ndi gibuuka
Tokalubya nga nsonga
Nkusaba wempita oyitabanga
Omutima gwo nteredde ntende
Era wensobya onsonyiwanga
(pre-chorus)
Balumiza nze babuwe (babuwe, eeeh)
Bamanyi kimu kya mpa nkuwe (kya mpa nkuwe)
(chorus)
Eno ewange yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
Eno yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
Eno ewange yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
Eno yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
(verse)
Yunga yunga ebiyungo
Byona bali byebamenya
Tokiriza bansinze omusango
Gata panga ebyasoba
Gira amaziga ogansangule
Ag’abankyanga okukira Dembele
Balumya mitima babi nyo bafere
Bampa ensonga nze nkwekumire, ah!
Kino kirayiro mukwano ndi kukuuma one
Byaluberera nze sirikoowa ekyo two
Kabatekewo emiziziko kululwo ndi gibuuka
(chorus)
Eno ewange yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
Eno yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
Eno ewange yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do
Eno yes I do
Ŋŋamba naawe nti yes you do