(verse)
Bwooba tolina love money ng’ebula
Ba beautiful baby bakutenguwa
Ne wooba tewasoma kasita ofuna
Baby ayagala love money wafuna
Gwe kati owobufananyi nno bukube
Ow’omuliro naawe jangu ogukume
Naye manya buli baby amanyi okwagala bamulage love
(chorus)
Eyo manya
Yadde byakyuka
Mu Uganda byakyuka
Kati bwooba tolina money
Love tenyuma
Naye nze baby saakyusa (ebintu)
Njagala nkuwe all my dime
Yadde ebintu byakyukamu
Wonjagalira nkuwaako
Gwe nkuwaako (nkuwaako, oyi)
Omuwaako
(verse)
Babisambye nyo manya bifu (bipagu)
Love you everyday mi gentle and cool (bipagu)
Byenjogera baby biri cute (bipagu)
Kukopo zengera mi baby give me jute (bipagu)
Ali inviting
Njagala mbeere ne baby wange ke kadde
Byona mubikole naye manya buli baby amanyi okwagala bamulage love
(chorus)
Eyo manya
Yadde byakyuka
Mu Uganda byakyuka
Kati bwooba tolina money
Love tenyuma
Naye nze baby saakyusa (ebintu)
Njagala nkuwe all my dime
Yadde ebintu byakyukamu
Wonjagalira nkuwaako
Gwe nkuwaako (nkuwaako)
Omuwaako
(verse)
Yo, so when mi want baby pull over
Nga tuvude mu by’okusaaga baby oyagala ki (money)
Ng’olina accent sexy
Kiki ekigaanye ssente olya na ndye (boi)
Mon- gyal dem Monica
Yalina emikwano mingi dem wuleepa
Nemu invitinga ewaka with de gyal dem Veronica
Yambuuza ye muno onomuwa (omuwaako)
(bridge)
Sibingi bye nali manyi mu buto (ebintu)
Its not a ? we live for ooh (Rom Fire, its a serious)
(chorus)
Eyo manya
Yadde byakyuka
Mu Uganda byakyuka
Kati bwooba tolina money
Love tenyuma
Naye nze baby saakyusa (ebintu)
Njagala nkuwe all my dime
Yadde ebintu byakyukamu
Wonjagalira nkuwaako (omuwaako)
Hello there! Quick question that’s entirely off topic. Do you know how to make your site mobile friendly? My site looks weird when browsing from my apple iphone. I’m trying to find a template or plugin that might be able to correct this problem. If you have any suggestions, please share. Thank you!