MoLyrics

Home » Lyrics » Lydia Jazmine – Kawoowo Lyrics
molyrics

Lydia Jazmine – Kawoowo Lyrics

Synchronized lyrics for Kawoowo by Lydia Jazmine

Lyrics Tracklist Comments About

(intro)

One and Only (Oli kawoowo nkokonka)
Uu wu ayererere maama (Oli kawoowo nkokonka)
Uu wi ayererere maama (Kumutwe maama)

(verse 1)

Gwe mu love oli dagala lya muchuuza (Kumutwe)
Obwongo n’omibiri eno obifunsa (Maama)
Gwe va ku bari yenze nakukunda (Uu uu ah!)
Yo love lwazi taaka lya mu bumba (Maama)
Am in a bad situation
Guno omubiri gwagala kukwesiga
Gwe kola bibyo no question
Mu love ŋŋenda na ku kwongenzamu

(chorus)

Yenze ali bugumya amasuuka
Yenze ali bugumya amasuuka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)
Yenze ali kwoleza ebikunta
Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)
Yenze ali bugumya amasuuka
Yenze ali bugumya amasuuka, baby (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)
Yenze ali kwoleza ebikunta
Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)

(verse 2)

Nze nakuyisa mwenge Leka abalala bagende
Nakunya kutamira wende nze natomeza bisenge
Mbasasira n’abakukwana nze ebyange biba byamatala
Nze kululwo sitya kuswala
Ne bwekiba kya kulwana, njakulwana
Nze amaaso gandaze omutiima gwo sikusubiza ondaba, no no yeah!
Gwe muntu omu no gwe sikyusize color (gwe weeka)
My baby wa la la (Omukwano gwo girita munda gunzisa), baby
Nzija mu kyangala
Enzikiza eno wa la la (Wa la la, Love you enkyunya), Mmm hmm!
Nzija mu kyangala
My baby wa la la (Wa la la, Love you enkyunya)
My baby wa la la
My baby wa la la (Wa la la, Love you enkyunya)

(chorus)

Yenze ali bugumya amasuuka, eeh!
Yenze ali bugumya amasuuka, mmh! (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)
Yenze ali kwoleza ebikunta
Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)
Yenze ali bugumya amasuuka
Yenze ali bugumya amasuuka, nze nzeeka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)
Yenze ali kwoleza ebikunta
Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)

Share “Kawoowo” lyrics

Genres

About “Kawoowo

“Kawoowo” is a song by Ugandan songer Lydia Jazmine. The song was produced by GZ Beats and mastered by AnelTunes. Lydia Jazmine release “Kawoowo” on August 24, 2023.

Release Date: August 24, 2023
Producer(s): GZ Beats, AnelTunes

Q&A