(intro)
Yeah
Yeah eeh, yeah
Oooh yeah
(verse)
Waliwo abagamba nti
Waliwo akugamba nti
Waliwo omulala gwenegomba
Waliwo abagamba nti
Wali wabagamba nti
Oyagala ku keera okiveemu
Nali nakugamba nti
Waliwo abagamba ebigambo bugambo lugambo
tebakulya zizo oh
Nze wuwo oh
(chorus)
Buuka buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Aani aluleeta oyo
Akuwereza ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Aani aluleeta oyo
Akuwereza ebigambo ebyo
(verse)
Nali sikulimba
Luli bwe nakugamba
Omutima tegulimba
Omutwe nebwogufumba
Omutima tegulimbwa
Gumanyi kyegugamba
Nali sikulimba
Luli bwe nakugamba
Mu maaso ga Katonda
Mu maaso g’abazadde
Emikwano n’abeŋŋanda
Nze wuwo oh
(chorus)
Buuka buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo, yeah
Aani aluleeta oyo
Akuwereza ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Aani aluleeta oyo
Akuwereza ebigambo ebyo
(hook)
Bae (Akuwereza ebigambo ebyo)
Too much talk (Akuwereza ebigambo ebyo)
Tell them to shut their mouth (Aani aluleeta oyo, yeah)
Vampino (Akuwereza ebigambo ebyo)
(bridge)
Remember back in di day
Remember how I did say
Love is all it tasted when we fall inna di deep end
I never give a damn about the things that they do say
Love can only hurt if you believe the things that they say
But I say, tie me up and throw in the deep end
You’ll only notice that my love will only deepen
My baby, words can only make you go crazy
Ebigambo by’abayaaye
Make you mad nooo
(chorus)
Buuka buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo, yeah
Aani aluleeta oyo
Akuwereza ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Buuka ebigambo ebyo
Aani aluleeta oyo
Akuwereza ebigambo ebyo
(hook)
Akuwereza ebigambo ebyo, ooh yeah
Akuwereza ebigambo ebyo
Aani aluleeta oyo, yeah
Akuwereza ebigambo ebyo
(outro)
Remember back in di day
Remember how I did say
Love is all it tasted when we fall inna di deep end
I never give a damn about the things that they do say
You will only hurt if you believe the things that they say
zpgstz
qgxpz5
h5cfpp
44wz5k
fbenel