(intro)
Sound Fall
Mwiza Baeb
Ne Temperature Touch
(verse)
Olwaleero luno kenkusanze
Tukole love tugigate
Ekibade kitute obudde kyette
Wamma byembade nasubwa bireete
Abatayagala bette
Nabuli yeyogeza tomuwa budde
Nze alina omukwano mungi bwongeza
Ku biwooma mubisi na sukali
Gwe alina buli kirungi ku sazza
Bwootyo wampima akasaale mu nyama
(chorus)
My baby my baby (ondi munda wakati omutima wegutuula)
Baby nkwesunga (ondi munda wakati omutima wegutuula)
Am gonna love you until I die (ondi munda wakati omutima wegutuula)
Ndi wano nkwesunga (ondi munda wakati omutima wegutuula)
(hook)
Hi ya hi ya hi hi ih
Hi ya hi ya hi ya
Hi ya hi ya hi hi ih
Hi ya hi ya hi ya
(verse)
Yeah yeah yeah
Guno omutima gukuba muto
Toguleeta biwundu gukyali muto, eh
Luno, luno lwe lunaku lwo
Weetaaye munange wekube ebigo
Navaayo ewange nasenga wuwo
Kulwebiwooma by’otereka ebinsuza ewuwo
Manya nti ekyange kye kikyo
Lekka tosaba twala bu twazi, iih
I know, I know you like it
I feel, I know you feel it
(chorus)
My baby my baby (ondi munda wakati omutima wegutuula)
Baby nkwesunga (ondi munda wakati omutima wegutuula)
Am gonna love you until I die (ondi munda wakati omutima wegutuula)
Ndi wano nkwesunga (ondi munda wakati omutima wegutuula)
(verse)
Olwaleero luno kenkusanze
Tukole love tugigate
Ekibade kitute obudde kyette
Wamma byembade nasubwa bireete
Abatayagala bette
Nabuli yeyogeza tomuwa budde
Nze alina omukwano mungi bwongeza
Ku biwooma mubisi na sukali
Gwe alina buli kirungi ku sazza
Bwootyo wampima akasaale mu nyama
(chorus)
My baby my baby (ondi munda wakati omutima wegutuula)
Baby nkwesunga (ondi munda wakati omutima wegutuula)
Am gonna love you until I die (ondi munda wakati omutima wegutuula)
Ndi wano nkwesunga (ondi munda wakati omutima wegutuula)
Very clear site, regards for this post.
5mxmfp
ozdcq5
c8e2sk
2x0eeq