(intro)
Omutima wagusiiga entunuka, ah
Brian Beats
(verse)
Oh baby, ondaba nyirira
Tondwisawo nebakukuba bussu
Bwonsubwa mpita buyisi nga bwenzijja
Nesiga siri buli bu madam
Obulungi nga obwongo bukwaffu
Nze I’m pretty maama yankuza
The guy like you needs a woman like me
(pre-chorus)
Booty figure nina
Kawato kwatako olabe
Okumanya love yo nina
Nebwonyiiza nsigala nsekka, baby yeah
(chorus)
Nze alimu gwe by’ononya (Nze mukazi)
Kimuli kyotalabanga (Nze mukazi)
Anaazaala nendera
Yenze oli gwe wali nga onoonya
Alimu ebyo by’ononya (Nze mukazi)
Kimuli kyotalabanga (Nze mukazi)
Anaazaala nendera
Yenze oli gwe wali nga onoonya
(verse)
Esiiwa nze ensiiwa
Laba n’ebigere nsiita
Love n’amaziga enkaabya
Ntidde sikyata naswala nze, eh
Ntambula mpenyera
Omutima wagusiiga entunuka, ah
Gubula kwatika
Yegwe mu doctor owempiso etaluma
Mbadde nteese
Naawe teesa
Leero nkutwaleko ewaka eyo
Nkulage ku bazadde
Taata ne maama
Bamaze ebanga nga bakulinda
(pre-chorus)
Booty figure nina
Kawato kwatako olabe
Okumanya love yo nina
Nebwonyiiza nsigala nsekka, baby yeah
(chorus)
Nze alimu gwe by’ononya (Nze mukazi)
Kimuli kyotalabanga (Nze mukazi)
Anaazaala nendera
Yenze oli gwe wali nga onoonya
Alimu ebyo by’ononya (Nze mukazi)
Kimuli kyotalabanga (Nze mukazi)
Anaazaala nendera
Yenze oli gwe wali nga onoonya
(hook)
Oh baby, ondaba nyirira
Tondwisawo nebakukuba bussu
Bwonsubwa mpita buyisi nga bwenzijja
(pre-chorus)
Booty figure nina
Kawato kwatako olabe
Okumanya love yo nina
Nebwonyiiza nsigala nsekka, baby yeah
(chorus)
Nze alimu gwe by’ononya (Nze mukazi)
Kimuli kyotalabanga (Nze mukazi)
Anaazaala nendera
Yenze oli gwe wali nga onoonya
Alimu ebyo by’ononya (Nze mukazi)
Kimuli kyotalabanga (Nze mukazi)
Anaazaala nendera
Yenze oli gwe wali nga onoonya