(intro)
Next generation, ha
Legendary vibe, Eyo Montez
Promax article dis time no time you know wah say
(chorus)
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tokola nga bwendaba abalala
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tolumya baby tolumya
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tokola nga bwendaba abalala
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tolumya baby tolumya
(verse)
Ebizibu nina obidodginga
Ebinene nina obikendeeza
Ebizito nina obisortinga
Nanti sagaala kweswaaza
Ogenda n’olowooza nimba
N’okambuwala ng’olinga enumba
Bwenkugamba eky’okuwembejja
Nange nodda mu kuntiisa
Amazima muli nze ngamanyi
Abakusanya love balimba abo
Bagambe mbavumye balinga enkobe
Baveewo ate sibasanga awo
(chorus)
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tokola nga bwendaba abalala
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tolumya baby tolumya
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tokola nga bwendaba abalala
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tolumya baby tolumya
(verse)
Njagala onsuubize
Nti byegambye ojabikiriza
Nange njagala nkusuubize
Nti byenkugambye njakutukiriza
Ebiba biyisemu onenya
Ewali ensobi nenenya
Omwenge ogukendeezako
Saagala kunyiiza
Ebiba biyisemu onenya
Ewali ensobi nenenya
Enkwacho ngikendeezeza
Saagala kunyiiza
(chorus)
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tokola nga bwendaba abalala
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tolumya baby tolumya
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tokola nga bwendaba abalala
Tolumya nga bw’olumya abalala
Tolumya baby tolumya
(verse)
Ebizibu nina obidodginga
Ebinene nina obikendeeza
Ebizito nina obisortinga
Nanti sagaala kweswaaza
Sisubira nti oba binagaana
Manyi okupakasa enyo
Anti ssente wekuba egonzawo
Empeta nina ogikutusaako
Njagala onsuubize
Nti byegambye ojabikiriza
Nange njagala nkusuubize
Nti byenkugambye njakutukiriza (uuuh, Profete)