(intro)
Hehe
Akadde ka birabo
Bwoba oyagala omukisa munene
Leeta ensigo nga nene ow’oluganda
Leero ŋŋeda ga gaba e’ number ya Yesu, he
Hallelujah (Aah, Profete)
(chorus)
Ah, Yesu akola, Yesu amala
Mmmmm, Yesu amala
Yesu akola atya, Yesu amala
Mmmmm, Yesu amala
Yesu akola, Yesu amala
Mmmmm, Yesu amala
Yesu akola atya, Yesu amala
Mmmmm, Yesu amala
(verse)
Gwe, gospel go, gospel (gospel)
Tuzina tu, tuzina (tuzina)
Labisa bwoti sister (meketa)
Koona kyusa disco gwe (gwe gwe)
Katonda yampadde obubaka bwe
Singa omala ennaku nya nga tufunye emmere oba ofa
Olabye bwendaba
Singa omala ennaku taano nga tewebase osimagira
Olabye bwendaba gwe
Sister wano yeswandaga
Ku kyalo kwoova kuliko obu nigga nigga obukwefasa
(Bannange omusumba alaba)
(chorus)
Yesu akola, Yesu amala
Mmmmm, Yesu amala
Yesu akola atya, Yesu amala
Mmmmm, Yesu amala
Yesu akola, Yesu amala
Mmmmm, Yesu amala
Yesu akola atya, Yesu amala
Mmmmm, ono Yesu amala
(verse)
Gwe, nafunye ka baby kalokole
Neyagala okukawasa nga ne bible kagirina
Nekaŋŋamba kibanda osooka kulokoka
Era kati sifaayo
Ndi mu nnaku biri mu church nga sivaayo
Overnight sivaayo
Lunch awo bujulizi bunyuma sivaayo
Okusamira nga kunyuma
Sorry I mean overnight
N’amafuta bagalina
Nalabye bi sister nga bisatu boy nenzikiriza
(chorus)
Yesu akola, Yesu amala
Mmmmm, Yesu amala
Yesu akola atya, Yesu amala
Mmmmm, Yesu amala
Yesu akola, Yesu amala
Mmmmm, Yesu amala
Yesu akola atya, Yesu amala
Mmmmm, ono Yesu amala
(verse)
Gwe, ono Yesu, sirina kyemumanyiko
Sirina wantu wonna wenamulabako
Sirina wenamusomako
Just mpulira abalala bebamunyumyako
Eh, just naakalokoka (alimba ki)
Sinaba kuyatula (towedde gwe)
Naye bwenabikakasa nga bitufu n’obujurizi nja kubuwa
(hook)
Gwe, gospel go, gospel
Tuzina tu, tuzina
Labisa bwoti sister
Koona kyusa disco gwe
(outro)
Talemwa, Yesu wafe talemwa (talemererwa)
Talemwa, Yesu wafe talemwa (talemwa talemwa oyo)
Talemwa, Yesu wafe talemwa (talemererwa)
Talemwa, Yesu wafe talemwa (wu wu wu wu wu wu)
Atalia mama yake kama naye
Gamba ndokose